Home Entertainment News Oli Wamanyi Lyrics by Juliana Kanyomozi – Ugandan songs 2024

Oli Wamanyi Lyrics by Juliana Kanyomozi – Ugandan songs 2024

891
Oli Wamaanyi by Juliana Kanyomozi. Oli Wamanyi

We bring you Oli Wamanyi lyrics a song done by Juliana Kanyomozi, enjoy as you sing along.

Verse 1

(beats) Nessim Pan Production…  bambi ssasila tondaba neyogeleza nzekka mumutima kwatula, naye ebyange bilemye okuva munda, kiki kyewankola nze, omukwano gubimba nga tegukka, ntuuse okwetuga nze, tonnumya nze ndeka nkole ekyejoo

Chorus

nakyukka lwa love oli wamanyi, ondi muli munda, nakyukka love oli wamanyi, ondi muli munda, nakyukka love ondi muli munda, mukwano oli wamanyi, ondi muli munda

Verse 2

Nsabila eno bikome ewange, obuliwo ne mubuwandiike, butabika mukime nze, nkilako katwe wunge, guno omutima mupoota gutendewaliddwa, memory card yawuunga, nkooye obisitula, omutima gwezunze, hhmm, nfreezinze, risk zonna nzitakinze, ndoota tuli ku wedding, tu weddinga

Chorus

nakyukka lwa love oli wamanyi, ondi muli munda, nakyukka love oli wamanyi, ondi muli munda, nakyukka love ondi muli munda, mukwano oli wamanyi, ondi muli munda.

Outro

bambi ssasila tondaba neyogeleza nzekka mumutima kwatula, naye ebyange bilemye okuva munda, kiki kyewankola nze, omukwano gubimba nga tegukka, ntuuse okwetuga nze, tonnumya nze ndeka nkole ekyejoo

nakyukka lwa love oli wamanyi, ondi muli munda, nakyukka love oli wamanyi, ondi muli munda, nakyukka love ondi muli munda, mukwano oli wamanyi, ondi muli munda (beats to end)

We hope you loved Oli Wamanyi lyrics by Juliana Kanyomozi, have fun!

ALSO READ: Omuzaire Lyrics by Omega 256 – Ugandan new songs 2024