Bringing you full Nwanilako/nwanirako lyrics, a new song done by Nina Roz and the latest Ugandan song 2024. This is her first song of the year, you can now sing along.
Well its the Ugandan Property, naye naawe, I love you, baby touch me (mazima), I miss you, (Nessim Pan Production), come touch me, (TNS)
(Verse 1)
Olwasooka nti elyo buba, nonekaanya mbu nze mbuba, kyokka nakugamba lwabulungi bwendaba ato’wange ngowabaaa, mukwano ebintu byomukwano kwemanya nnyo love nyongeraaa.
Ekindetera okusumbuwa mukwano oluusi byonkola, kyenva nkutekaako amaaso, gwa’numya obwongo, omukwano gwanziba amaaso, nenfuna obujja kiki owuguka
Chorus
Mukwano nyombera… nawe nyoberako, Nga nze bwenkwagala okukira abalara mukwano nyomberako, naye naawe, nawe nwanila, nawe nwanilako, nganze bwenkwagala okukira abarala, mukwano nwanilako, naye naawe. I love you, baby touch me (mazima), I miss you, come touch me
(Verse 2)
Bwongamba nti nze gwewategeera, ngatondaga nabikolwa kiswaaza, bwobanga byoyogera obitegeeza, busonga butono kiki tobutereza, totta vibe kyusa
Kigambo kyo gwe kuuma, tozanya panda gaali, kajiiko nywa ku chai, laba kati numwa kiliza omalirize byewatandika, tonsiba vako, kozesa obukugu nga bwеwatendekwa eehhh
Chorus
Mukwano nyombera… nawe nyobera ko, Nga nze bwenkwagala okukira abalara mukwano nyomberako, anye naawe, nawe nwanila, nange nwanirako, nganze bwenkwagala okukira abarala, Jeff nwanirako, naye naawe
(Verse 3)
Ndibewala ntya…..nwanilako abo abampalampa….mpalanirako, ngenda kuloopa ….nwanilako, baby olaba otya… olwasooka nti elyo buuba, noneekanya mbu nze mbuuba, kyokka nakugamba lwa bulungi bwendaba ato’wange ngowaaba
Laba kati numwa kiliza omalirize byewatandika, tonsiba vako kozesa obukugu ngabwewatendekwa eehhh…
Outro
Mukwano nyombera… nawe nyobera ko, Nga nze bwenkwagala okukira abalara mukwano nyomberako, naye naawe, nawe nwanila, nawe nwanirako, nganze bwenkwagala okukira abarala, mukwano nwanilako.
We hope you can fully sing along after having Nwanilako lyrics a song done by Nina Roz.
ALSO READ:Â Oli Wamanyi Lyrics by Juliana Kanyomozi – Ugandan songs 2024